Yokaana 20 “Okuzuukira Kwa Yesu Kristo I. “

Nga bwe kiri nti Okufa awamu n’Okuzuukira kwa Yesu Kristo gy’emisingi katugambe ng’amayinja g’okunsonda g’okukkiriza kwaffe okutuufu mu Mukama Katonda waffe mu linnya lya Yesu Kristo, mwe tujja obukakafu bw’okusonyiyibwa kw’ebibi awamu n’obuwanguzi bw’ekibi obwannamaddala obutukakasa entabagana ne Mukama Katonda waffe etufuula ab’obusika b’obulamu obutaggwaawo bwe tukkiriza ng’omulamwa gw’enjiri yaffe eno omukulu bwe guli mu lnny. 31, ate n’Omutume Peetero bw’akyasanguza mu I Pet. 1:3,4, nti………