Olubereberye 26 “Okubaza Mu Kyeeya Olw’obuwulize Eri Mukama.”

Mu kitundu eky’okusatu ekitali kinene, eky’obulamu bwa Isaaka, mutabani wa Ibulayimu omukulu era ow’ensonga, mu ky’okuba nti ye yasikira ebisuubizo by’obutuukirivu bw’endagaano ya Mukama ne Ibulayimu ey’olubeerera, nga bwetwaalaba Yesu Kristo agamba mu Matayo 22:32 nti Mukama Katonda wa Ibulayimu, era ye Katonda wa Isaaka, era ye Katonda wa Yakobo, ssi Katonda wa bafu wabula ye Katonda w’abalamu.

Tusomesebwa  leero ku bulamu bwa Isaaka, kyokka ate obulagirwa mu kisiikirize kya kitaawe olw’entakera erinnya lye n’ebikolwa bye gye biggibwaayo!