Obutonde bwonna nga bwe tuzze tusomesebwa, tubuuliddwa nti bw’aleetwaawo Mukama Katonda waffe, okusinziira ku byafaayo ebituweebwa ebyawandiikibwa Musa mu kitabo ky’olubereberye, ekituwa entandikwa za buli kiriwo nga bwe twaabuulirwa mu nsomesa zaffe eziwedde.
Amazima g’ebyo tugalina ng’obukakafu olw’okukkiriza, nga Baebbulaniya 11:3 bwe lugamba nti “………..