Okuva 32:1-14, “Isirayiri Egwa, Mu Kusinza Bakatonda Abalala I”

Mu ssuula yaffe leero, tulaba engeri gye kyoogerwa nti Oyinza okujja omuntu mu kyaalo mu bwangu, naye ssi kyangu kujja kyaalo mu muntu. Mwe tulabira ekibi mu mbala zabantu bwe kituyinza embagirawo ne mu kubeerwa kwa Mukama.

Nate tulaba obwegayirizi bwa Musa, musajja wa Mukama Katonda, kyokka naye eyali omuntu obuntu era omwonoonyi nga bonna.

Netulaba nobusaasizi awamu nekisa kya Mukama Katonda kyokka ate awamu nobwenkanya bwe. [Though He is so merciful and gracious, He still is a just God].

Default image
admin