Okuva 31 “Okuwunzika Kw’ebiragiro Bya Mukama.”

Amakya ga leero mu kuwunzika kw’ebiragiro bya Mukama eri Musa era eri Isirayeri mu nsisinkano Musa gye yalimu ne Mukama okumala ennaku amakumi anamu ggeraageranya omwezi gumu ne wiiki ngemu kitundu mu mbala ya kalenda zaffe, ngali waggulu mu lusozi Sinaayi nga bwe twaabuulirwa mu ssuula 24:12-18