Okuva 24 “Obumalirivu Bw’Okugondera Mukama”

Mu suula eno oluvanyuma lwa Musa okuwa abantu ba Isirayiri amateeka okuva eri Mukama Katonda, mweyabeyolesezza era mwe yabalagira engeri y’okutabaganamu naye mu butuufu era mu butukirivu nga abantu Be era egwanga Lye eddonde mu nsi yonna. Tulaba nga bamalirira okugagoberera wamu era n’okugondera Mukama nga bwetutera okusalawo buli ntandikwa y’omwaka.

Default image
admin