Danyeri 7:15 – 28 “Okwolesebwa Mu Kirooto Kya Danyeri Ku Bufuzi Bw’amawanga. II.”

Leero nga tusomesebwa ku makulu g’ekirooto nga bwe twaaleka tusuubizibbwa, nsaba nti Mukama kkennyini y’anaatusiigira ekifaanani ky’okwolesebwa kwe gyetuli, tweyongere ommumanya n’okumukkiririzaamu, tutambuzibwe mu kwagala kwe emirembe gyonna, nga bwe buli obusika bwaffe abalonde okuba abatuukirivu be