Leero nga tweyongerayo mu musomo gwaffe mu Danyeri essuula 2, we twalekera atuusiddwa eri Nebukadduneeza amubuulire ekirooto kye, n’amakulu gaakyo, ebyaali biremye Abakaludaaya abagezigezi bonna, abafumu, n’abalaguzi b’omu Babulooni era nga Kabaka alagidde batemebwetemebwe n’amayumba gaabwe gamenyebwemenyebwe…..