Okulabula kuno kwajja gye bali kubanga bangi ku bbo baali balowooza nti ekiwummulo kiri mu kukwata mateeka ga Musa era nti enjiri ya Yesu Kristo yali nnyongereza ku mateeka ago.
Naye amateeka ga Musa gaali gabasongera ku kiwummulo ekyateekebwateekebwa okuyita mu Yesu Kristo