Yokaana 4:43 – 54 “Okuwangula Obutakkiriza”

Ennaku ebbiri Yesu ze yamala n’Abasamaliya, oluvannyuma lw’ommusaba alweeko nabo bwe zaggwa, ne yeeyongerayo ku lugendo lwe yaliko, nga bwe twaabuulirwa mu lnny.3 mu ntandikwa z’essuula yaffe eno,…….nga kye tulaba mu kitundu kyaffe leero kabekasinge kwe kuba nti yali adda eyo gye bataamusseeko nnyo kufaayo (attention), ng’olunny. 44 bwe lugamba…….