Yokaana 3:22 – 36 “Ebisaanyizo By’omujulirwa Omulungi “

Mu kweyongerayo kw’okusomesebwa kwaffe ku kwolesebwa kwa Mukama gyetuli, okwa Yesu Kristo okuba Omwana wa Katonda era Katonda ddala mu linnya lye mwe tubeera n’obulamu obuttaggwaawo, obwo bwe twakayigirizibwa nti bufunibwa mu kukkiriza mu Yesu Kristo, era ng’obwo bwe bulamu obujjuvu era obutaliiko kkomo, wadde kibi oba bubi bwonna olw’okubeera mu Mukama era naye lubeerera, obufunwa mu ngeri y’okuzaalibwa omulundi ogw’okubiri; Amazzi n’Omwoyo Omutukuvu.

Default image
admin