Mukweyongerayo kwaffe leero mu njiri ya Yokaana Omutume, nga tumaze okulaba nti Oyo Yesu Kristo gwatwanjulira ng’omwana wa Katonda, yalina obubonero nga Yokaana bwayita ebyamagero Yesu bye yakolanga okulaga Obwakatonda bwe, okukkiririzisa abo bonna beyaweererezaamu ani era kki kye yali. Era nga mu nvannyuma z’essuula ey’okubiri mu lnny. 23 lwe twanditutte ng’olwo olwanditandise essuula ey’okusatu, tugambwa nti…….