Yokaana 2:13-25 “Obutuufu Bw’ebirina Okukolebwa Mu Yekaalu”

Kumundi guno tugenda kulaba embaga endaala eyali nga mu Yerusaleemi ekya Yuda. Eno Yesu gye yalongooseza Yekaalu omulundi ogusooka ng’tandika obuwereeza bwe obw’olujjudde.
Yesu yakola ekikolwa kino emirundi ebiri okusinziira ku bya wandiikibwa nga ogusembayo gulagibwa Matayo munjiri ye 21.