Yokaana 1:4 – 14 “Ekitangaala Kya Kigambo”

Nga twongera okulaba mu nnyanjula ya Yokaana, ekyo kya ssaako essira – Okututegeeza Yesu kye yali, – kubanga enjiri essatu endala zassa nnyo essira ku Yesu bye yasomesa ne bye yakola.
Yokaana atulaga Yesu kyaali ng’ajjayo mu njiri ye eno ebyamagero, byayita obubonero, 7, nga 6 ku byo tebyogerwaako mu njiri essatu endala.