Yokaana 1:14 – 18 “Kigambo, Ow’ekisa N’amazima”

Leero, nga tumaliriza ennyanjula y’enjiri ya Yokaana, eyatuweebwa mu nnyiriri 18 ezisooka mu ssuula esooka, mwatuweera obufunze bw’emiramwa gye emikulu egy’enjiri ye, gyeyagamba mu ssuula 20:31 nti yawandiikibwa tulyoke tukkirize nti Yesu ye Kristo Omwana wa Katonda era olw’okumukkiriza tulyoke tube n’obulamu mu linnya lye.

Default image
admin