Yokaana 1:1 – 5 “Kigambo, Okuba Ensonga”

Entandikwa z’ekitabo mwe mulambikibwa ebikulu by’emilamwa emikulu mu njiri ya Yokaana. Amanyiddwa ng’omutume w’okwagala, olw’okwogera ku kwagala emirundi nga 80 mu biwandiiko bye mu baibuli, era amanyiddwa ng’omutume w’amazima, olw’entakera gy’ayogera ku mazima, naye emirundi nga 100, agamba abasomi be ku kukkiriza, n’olw’ekyo mu ku biwumba awamu, tukitwaala nti ayagala tukkirize amazima, tuyingirizibwe mu ntabagana y’okwagala ne Mukama Katonda waffe.