Mu kweyongerayo kwaffe kw’okusomesebwa okuva mu kitabo ky’entandikwa nga bwe tumanyi kaakano ekitabo kyaffe eky’olubereberye bwe kiri, amakya ga leero tuyingizibwa mu ssuula osanga esinga okumanyibwa nate okkubaganyizibwaako empawa olw’obuzito bwaayo, olw’obukulu bw’emilamwa gyayo nga bwe tunaalaba leero n’omulundi oguddako nga Mukama akkirizza.