Olubereberye 21 “Obutuukirivu Bwa Mukama Katonda”.

Amakya ga leero, mu ssuula yaffe mwe tulabira okuzaalibwa kwa Isaaka eyasuubizibwa Ibulayimu emyaka 25 emabega, era oluvannyuma lw’ensobi, okwekkiranya n’okulwisibwaawo, wetulabira obutuukirivu bwa Mukama Katonda waffe era kubanga ye Katonda wa Ibulayimu, Isaaka ne Yakobo olw’obwesigwa bwe okutuukiriza ebisuubizo bye yye ku lulwe nga bwe twaasomesebwa omulundi oguwedde mu ssuula 20.