Olubereberye 14 “Ibulaamu wa Mukama Katonda Era Mukama Katonda wa Ibulaamu.”

Mu kweyongerayo kwaffe mu kusomesebwa mu kitabo ky’olubereberye era eky’entandikwa, nga bwe lwa tugererwa Musa. Leero tulaba Ssematalo eyasooka. [Olutalo oluyinza okugererwa ng’olwayitwa “Nnyina w’entalo zonna”….1990s].

Era ng’ow’oluganda Charles we yatusomesa oluwedde, mu kwaawukana kwa Ibulaamu ne Lutti, we twalagwa nga Ibulaamu bwe yamanya Katonda gwe yakkiriza, era nti mu bintu byonna bye tusalawo bwe tusalawo ku lwa Mukama, ne bwetuba ng’abali obubi, fenna tuba tugenda kuba bulungi era tubeeze n’abalala obulungi, naye bwe tusalawo ku lw’ensi n’ebyaayo tuba balabe ba Katonda nga Yakobo 4:1- 4 bwe zigamba nti…..
Na bwegutyo bwe tulaba olutalo olw’abalukawo olw’ebyenfuna….

Default image
admin