Ssande ewedde twalaba obulokozi bwa Katonda bwe yalokola Kananiya, Misayeri ne Azaliya mu kikoomi era nga twayolesebwa obukuumi bwa Katonda eri abo abamwesiga.
Olwaleero tugenda kweyongera okulaba amaanyi ga Katonda agakkakkanya ab’amalala era n’obufuzi bwe eri amawanga gonna.