Mu ssuula yaffe eno ey’okubiri, tulaba obukakafu bw’ebyo ebyayogerwa ku Danyeri mu ssuula esooka, naddala lnny.17b, nti yassukkirira mu kutegeera okw’okuvvuunula okwolesebwa okw’engeri zonna, n’ebirooto. Ekyaali ekimu ku miganyulo emiyitirivu gy’obulamu bw’obutekkiriranya nga bwe twasomesebwa oluwedde mu ssuula esooka.
Lutugererwa bwe gwaali nga tusoma olunyiriri olusooka…