Danyeri 1:1 – 8 “Okusoomoozebwa Kw’obulamu Obw’obutekkiriranya.”

Nga tumaze okuweebwa ennyanjula bbiri nnambirira ku kitabo kyaffe kino, ekya Danyeri, ottuwa obukulu bw’akyo, mwe twalaba bwe ky’olesa ekitiibwa n’obuyinza bwa Mukama Katonda waffe, ng’omulamwa omukulu mu kkyo, nate ate ne twongerwa n’ennyanjula y’obukakafu bw’akyo, mazima nkiwa nti tuli beetegefu okusomesebwa mu kkyo, mu ngeri Omwoyo wa Mukama gy’anaayogerera ddala gyetuli mu byonna mu buli lunnyiriri lwa buli ssuula, obulambukufu bw’okubuulilirwa bwa Mukama.
[Ssiggya kkoowa kubakubiriza kuba basomi beetegerevu, abajja ne baibuli zammwe. Awamu ne byemuwandiisa muwandiike ebikulu gyemuli mu misomo gyaffe, olwo tuyigirizibwe mu ngeri ezannamaddala, ezireetera okukyuusibwa kw’obulamu bwaffe.]

  • Share

Leave a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *

  • Name
  • Email
  • Website
  • Comment
  •  
  • You may use these HTML tags and attributes:

    <a href="" title=""> <abbr title=""> <acronym title=""> <b> <blockquote cite=""> <cite> <code> <del datetime=""> <em> <i> <q cite=""> <s> <strike> <strong>

  •