Essuula eno eri kitundutundu ku ssuula esooka mu kitundu ekiraga Yesu Kristo bwali omusukkulumu ku bamalayika.
Ebikulu bye tugenda okulaba mu ssuula eno bye;
- Okulabula abakkiriza okussaayo omwoyo kwebyo ebibuulirwa.
- Ensi empya Katonda yagiteeka wansi wobufuzi bwa Kristo.
- Lwaki Yesu yayambala omubiri gwabantu era nabonaabona
- Yesu Kabona Omukulu