Ebbaluwa eno yawandiikibwa mu kitundu kyemyaka 49AD-50AD era nga yawandiikibwa Pawulo omutume ngasinziira mu Kolinso. Era eteeberezebwa okuba nga yebbaluwa Pawulo gye yasooka okuwandiika mu bbaluwaze zonna.
Omulamwa omukkulu mu bbaluwa eno guli Essuubi Eryomumaaso Eryokudda Kwa Kristo.;- (Future Hope Of The Return Of Christ)